This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?

EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye
(1 viewing) (1) Guest
Go to bottomPage: 1
TOPIC: EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye
#12743
EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye 2 Years, 7 Months ago Karma: 0
Baanoonya amanyi okuloga


PICTURE WL'NT UPLOAD (SEE BUKEDE KU SANDE)



Ekibumbe ky’omulogo ekisangibwa wabweru w’empuku e Wookey.

BUNGEREZA: Kkampuni emu ekola ku kulanga emirimu eyagala omulogo asobola okukolera bakaasitoma baayo ng’omulimu gusasulwa obukadde 7 n’ekitundu omwezi.

Omulimu guno guli ku mukutu gwa www.wookey.co.uk. Ekimu ku bukwakkulizo bw’okufuna omulimu guno, ayiseemu ateekwa okusula mu mpuku eno era nga mw’asiiba.

Alina okuba ng’alina obumanyirivu n’obusobozi okukola ebintu ebitiisa n’eby’ekirogo. Ekifo kino Wookey Cave e Somerset e Bungereza mpuku abantu gye bagenda okulambula, okulagulwa n’abandi okumalirayo ebiseera byabwe eby’eddembe.

Wabula abakiddukanya baafunye okusaba okw’enjawulo mu bantu abagendayo nga baagala kiteekebwemu omulogo kubanga kiwanuuzibwa nti kyalimu omukazi eyali kafulu mu kuloga.

Omulimu guno buli muntu waddembe okugusaba (omuli ne Bannayuganda) kasita bayita yintaviyu era nga kontulakiti ya mwaka gumu gwokka.

Omuntu eyeetaagibwa era alina okuba ng’asobola okufuula amalobozi n’okukola eby’ekirogo nga bwe kiteeberezebwa eyali agabeeramu emyaka 300 egiyise bwe yali akola.

Okusunsula okulala kwakukolebwa ku mpuku kwennyini nga July 28 okusaba lwe kukomekkerezebwa.
habibanah
Junior Forum Memberr
Posts: 55
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 

Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#12744
Re:EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye 2 Years, 7 Months ago Karma: 6
Ekibumbe ky’omulogo ekisangibwa wabweru w’empuku e Wookey.
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
 
#12745
Re:EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye 2 Years, 7 Months ago Karma: 0
Bannange JJ, webale ka IT ako kantawaanya, oluusi ndaba obunyuma naye nebugaana oku up loadinga. U gettme?!

Banange tewaba sategedde, bansosola!! all can apply

Lolx
habibanah
Junior Forum Memberr
Posts: 55
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
#12746
Re:EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye 2 Years, 7 Months ago Karma: 0
Ekyeyo kino kyagaala kwekaanya bwekiba kikola kubulogo mukifo kyokulabila kukuyiya nga B. Gates nabalala betumanyi . Obulogo obusaddasizza abantu mu Uganda nyaffe kivudde mukuleeta ddogo lyabanawawanga nosibila abassajja muccupa nebilala ebyo bannange bitufudde abantu ababi . Waliwo Nnabbi omu yagenda okukyalila omu kubantube mukitundu nga ayagala kumanya embeera jebalimu, yasanga bakona byassava olwamulaba nebamuwa akateebe nengalo nanaaba nemamusimba esowani yamasala naye bwamaba agenda okulya bwati kwekusoka okubuuza RIZIKI eyo jevudde . Nyinimu yaddamu nti wabaddewo omugaga yaze okumusawula okumwebaza yamuwadde endiga era yeyo jetuwuta mukamawange. Oli byeli atadde mukamwa nebyali bigenze mumumilo byonna yabisesema yasesema neyegoga nebyenda katono bimuyitemukamwa. abaliwo batyannyo okulaba ekikolwa ekyo nabo bali balina kubyegoga bwebamala okutukuza enda zabwe yabagamba nti ensimbi oba ekintu kyona ekiva mukuloga kiba nga alidde obutwa. Era bonna aliwo bategeza banabwe ali mukikolwa ekyo ekyobulogo, bakivako kubanga babategeeza nti kilimu obulabe bwakitalo era kikolwa kya Masayitwani kutataganya bantu era bakimanye nti bagenda kubitebya ewa Katonda kulunaku luli. Kale ekyeyo ekyo silwakubeera Bungereza oba South Africa ne Nigeria bannange mugende nga mutya ebiddilila.
Mirembe2007
Junior Forum Memberr
Posts: 142
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
#12747
Re:EKYEYO EKIFUNA!!!!! Temugamba sabagambye 2 Years, 7 Months ago Karma: 6
Job Title: Wookey Witch

Job Category: Entertainer
Department/Group: Promotions
Job Code/ Req#: WH101WITCH
Location: Wookey Hole
Travel Required: Yes
Level/Salary Range: £50,000 pro-rata
Position Type: Part-time
HR Contact: Daniel Medley
Date posted: 06/07/09
Will Train Applicant(s): N/A
Posting Expires: 22nd July 2009
External posting URL: www.wookey.co.uk
Internal posting URL: www.wookey.co.uk


Applications Accepted By:
Fax or E-mail:
01749 677749 / witch@wookey.co.uk

Attention: Recruitment Department Mail:
Wookey Hole Caves
Wookey Hole
Wells
Somerset BA5 1BB

Job Description

Role and Responsibilities

An opportunity to become the famous face of wookey hole – the witch of wookey. A world renowned, historical character.


The witch of wookey will meet and greet visitors and go about the everyday life of a witch – showing visitors what it was like to live in the dark ages in a cave.

Essential Skills and requirements


The ideal candidate will have excellent customer service skills and enjoy working with people.

The ideal candidate must not be allergic to cats and be prepared to travel.

The ideal candidate will work part-time, during weekends, school holidays and special events (except Christmas day)
Must be prepared to stay overnight in the caves. Knowledge of the history of witch craft is essential.

All applicants must be able to produce a witch’ cackle – this will be a required performance at the audition.

Audition Information


Wookey Hole Caves Theatre – 28th July 2009

Please note the following:

· Please arrive at Wookey Hole Caves for 10am, ready to commence auditions at 10.30am. This will be done on a first come first audition basis.


· NO Pyrotechnics may be used when auditioning.


· Please have a 1 minute presentation act ready to perform when you are called into the audition. This MUST show us why you should be the next Witch of Wookey.


There will be a brief chance to ask questions during the audition.
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
 
 
Go to topPage: 1
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio


Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.



Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio