This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?

Kibera kyabulyazamanya...naye ogwanide akalabo
(1 viewing) (1) Guest
Go to bottomPage: 1
TOPIC: Kibera kyabulyazamanya...naye ogwanide akalabo
#11539
Kibera kyabulyazamanya...naye ogwanide akalabo 3 Years ago  
Jukira obude obwo............nga akukimisa namazi enkuba lwetonye oba olyawo onomugwikiriza kuluzi omukubeko eryomulubale....ebisera ebyo,nga lwemwengeza fene towulira bulungi paka nga muno omuwerezako naye aryeko.

Omukwano muzibu,gulina engeri gyegunyumamu...nadala nga gwe wasima tonaba mugambako,naye ate nga buli lwakuyitako wena nofuna entununsi nolutikotiko...ebintu bino byona bwobirowozamu........nengeri muno gyewamulimba limbalimba nomusuuza amatu........naye nakiriza ebirimbo byo nadala nga tasobola kuda mabega,anti abazade yabagamba nti yafuna zaabu,songa wa!!!!

Mukuliride,mwetegede ate nemutuuka wala,simanyi wa kunyooma nakuyisamu maso wekutandikira?Abalinga besunga okulabagana amada,buli omu bwalaba mune olwo okwesooza nokwezimuula nekutandika.
Eyali malayika nakufukira ekizibu,naye nga ensonga ezibamalamu ntono nyo;butaba na buguminkiriza oba kutandika kwemanya, olwengeri emu oba endala.

Naye bambi bino byona butanwa,emirundi egisinga bubera buntu butono,obukyankalanya amaka...gamba

1)okwogeraganya.

2) Ebulambulukufu bwebyenyingiza yomumaka.

3)Obutabera namululu oba mukodo mu byomukisenge.

Ekisera kibera kizibu nyo okutakiriza ebiba bisobye nadala ngabyekwasa kunsonga ezo wagulu.Naye waliwo edagala eritariko kusasula.

kale omuntu yatuuza mukyala we nga alaba nti ensonga zigenderera ,namugulira akamuli ka rosa nebirala.Olwebibala byeyafuna mu kantu kyeyava alutunda mumikwano gye nabo nerubayamba..nebasalawo okulutuma....olunaku olwabagala.

Ekigendererwa kyolunaku olwo lwakweza buja,okwejukanya wagyemuvude,nawa wemuli........tewetaaga kugulira muno kimuli........bera muyiya jukira ebintu biri ......muno oba yali awomerwa nsenene....oba kali kamutambuza dembu....oba olyawo nga yali fene....olunaku lutandike nakutwala muno alye ku kintu ekyo kyeyali awomerwa........kati awo olyoke omutwale mutese mweze bubya.

Tewebuzabuza,tewekwasa,muwe akade,kimugwanide,nzebwendaba ...........gwe olaba otya??????

nze mukulu wamwe

Paulo Ezra
ssewa

You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 

Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#11544
Re:Kibera kyabulyazamanya...naye ogwanide akalabo 3 Years ago Karma: 6
Katusubile nti nga bwobiwandise ela bwotyo bwokola,...Tewebuzabuza,tewekwasa,muwe akade,kimugwanide,nange bwendaba.
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
 
Go to topPage: 1
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio


Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.



Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio