| |
This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.
Listen to Connect Uganda Radio
Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi (1 viewing) (1) Guest
 | | |
|
TOPIC: Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi
|
|
Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Omwana w'omulugwala yatta Fred omuyimbi. Naye Fred ate tumuwuliira ayimba, kirabika mulamu! Mpozzi nga muzimu gwe gwetuwulira. Omusajja oyo Fred alabika yasimattuka Kunsa. Nze Taata w'omwana wange, nabalala omulugwala beyatta, tebabawuliza! Ayinza okuba nga Fred yye abawuliza, ayinza okutuyamba?
|
|
|
|
Love Conquers All
|
|
Join Connect Uganda on.......
|
Re:Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Emeeme katale, naye nze 'omwana w'omulugwala' nebwebaba bamufukako amazze ate bbo nebagenyweera, nze omwana w'omulugwala ssimukwatako.
|
|
tonto
Senior Forum Member
Posts: 259
|
|
|
|
|
Re:Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 6
|
|
Kyokka tonto,anyway naye ela nga bwogambye nti emmeme katale....wandiba nga oli mutuffu munsobi yo.Ssebo tokwatako??Nga tonasanga anyilila nga Jackie wa Blu3 lol.U are entitled to yo opinion bambi:laugh:
|
|
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
|
|
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
|
|
|
Re:Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Wabula kankubulire, Jeena, nti bwebatuuka ebweeru benyiriza, notuuka nokugamba nti ndaba kuki! Naye era hmmh!
Kyokka lwo oluyimba kiringa omuganda bwanayimba mu lulugwala nti omwana w'omuganda yanzita.
|
|
tonto
Senior Forum Member
Posts: 259
|
|
|
|
|
Re:Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Owange Ttonto omuwala omutya buti oba mumazima ddala nebwebamukuteekaawo tokangalala? just checking, oyinza kino obutakiddamu .Naye nga abavubuka bwebatakomya ffujjo, ngooli yessa muddene nga yolekela North, nze gyesaali ngamunnaffe alowooza nti byonna bijja genda nga bwebikolebwa ewaabwe, nti naye agenda okumaliliza ngomuwala amukubye ennume yekigwo kili kyennyini ekiganda, ngayongelezaako ne nsamba ggeele kati munnafe ono loverboy yeyebuuza nti eno libido yamunnange nge eli elittle bit rough , bagenda okkamutema nti eeeeeeeeeeeeeeeeeeeeehe obwo bwebulombolombo, bwomusinza amaanyi nga mulyooka muwaya naye nga ddala bwamala munne omuyisaako emigoba nte olwo aba tasigalidde kuleeta bbomba kumupikamum mukka?
|
|
saava
Senior Forum Member
Posts: 300
|
|
|
|
|
Re:Omwana womulugwala yatta Fred omuyimbi 4 Years, 5 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Nga akangalala biki? Wamma Tonto nze nkufuna bukumbwa!! Ate ensonga teri ku ndabika. Abaana Abaddugavu bonna balungi nnyo babalagavu, okuva ku njokyo okutuuka ku sosi mu mimwa. Yye Fred yayimbye nti omwana w'omulugwala yamutta. Natujjukiza abalala bebatta. Bwaba yasangayo gwayagala, yandikozesezza phrase ndala, natatakula biwundu byaffe. Wali obadde omuwala omuto nogwa mu mukwano, nozaala omwana, notegeka embaga, munno nebamukuttako? Nolyooka osigaza omwana omuwere nga olina okumufuula omusajja, obwoomu? Mukama yebale okutuwa ba Maama!!!!!
|
|
|
|
Love Conquers All
|
|
|
 | | |
|
Press (Ctrl+D) to add the page!
You have to do this manually!
Please fill the form below
|  |
|
Listen to Connect Uganda Radio
|
|
Connect RSS feed
|
|