jameerah wrote:
banange nga nasubwa okuwulira chamili mu ddoboozi lye! but how can i listen to the past sunday show? helppppppppp!
Jammerah
Nandigambye nti wasubwa naye kyenkana olinga atalina kyewasubwa kubanga omukisa weguli nti ojja kusobola okwewulilako nagago mubanga elitali lyewala nga nanyini matwale amaze okutekayo edobozi lyomwana oyo.Oja kugenda wali awali akagambo
radio okoneko kakulage bu options nga bubwo gwe olondeko ka
listen again...weloboze mumalobozi gonna gonaba osanze yo manyi luliba olwo ne lya chamili nolikwasa..nebwoyitila ku luyi lwa
programmes nonyiga ku
family sunday show ela nayo oyinza okumugwikiliza..Dont 4 get to salute those people in the corner, smiling at you on your way.

Hope this helps.