This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?

BANANGE EGGWANGA KYEKI?
(1 viewing) (1) Guest
This is the optional Forum header for the Suggestion Box.
Go to bottomPage: 123
TOPIC: BANANGE EGGWANGA KYEKI?
#2464
BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
Nga nebuza nti ndi waggwanga ki? ssiyinza kudamu ntui ndi muna uganda!!! ndi muganda era ndifa nga bwendi!!! nga siwalampe MIKE kukibuuzo kyeyatubuzanga nku sunday ekyagamba nga nti olumirirwa eggwanga lyo?. naye nze manyi nti uganda si ggwanga wabulala mawanga magatte kati ani ayinza okulumirirwa ebitali byange wabula ebyaffe? nga bwolowooza abekatuna bayinza okulowooza nga abe nimune oba emaraba oba emutukula kale nze nfiira ku ggwanga lyange buganda so si uganda ate ggwe? lowooza nga alina egwanga so siiiiiiii united states of uganda. mumbulire. awaangalenyo ayiiiiiiiiiiii ssabassajja empologoma ya buganda.
robster
Expert Forum Member
Posts: 400
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#2467
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
Ekisinga okundeeta emitaafu mu kyeenyi bebantu abatukola akatogo nebagifuula Uganda bo kwekuddayo ewaabwe nebatandika gwe genda mu Kingdom eyiiyo, nti nga nammwe bwemutayagala kintabuli lwaaki okikakatika ku banno? naye yengeri yokka gyebaali balina otujja kumulamwa ogwottubbako ebwaffe ebyobugagga nga tulwanagana, nga bo batwaala kuba buli omu bwaaba ewaabwe onona otya ebyobugaggabwe natakkuba kumukono?.

ndi Muganda era ngenda kufa Muganda nenyumiliza mu Buganda
omumbejja
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1834
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
 
#2478
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
Ekintu gwanga nze nange nkimanyi nti ndi Muganda lyegwanga lyange naye kati waliwo egwanga e uganda nga bwoliyita omuntu musango tokilizibwa kuyita muntu ndi gwe Munyarwanda gwe era gwoliyise bwakwesibako osibila munkoyo kati nze nenebuza nze omuntu okumpita omuganda oba omunyankole kinzijakooki
luutu26
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
#2486
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
awangalenyo anyi ssabasajja kabaka wabuganda!!!! muganda wange LUUTU kinema okunyonjola omunti nti egwanga lyange bwolimpita nindeta emitaafu mukyenyi nga omumbejja ssebo bwagambye naye lwaki oluntu ayinza okunyiigga nga omuyise eggwangalye!!!!katoggo kye kyekuddamu.berimbika bwerimbisiiiii.ndi muganda bwonvuma obutabeera muganda oba onkoze bubi nyo.
robster
Expert Forum Member
Posts: 400
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
#2487
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
Munanga Robster awangale sabasajja kabaka wa buganda waligwa wendigwa nze sigenda kufirira mawanga malala mbu uganda nze ndi ku buganda kuba ndi musajja wakabaka atelya nkuta erane milo akenda (9000) tuketaga.
luutu26
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
#2501
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 4 Years, 4 Months ago Karma: 0
Eggwanga ye nation, be bantu abalina obujajja obumu, abogeera olulimi olumu, nga balina nenneyisa yemu, nga balina obusikire bwaabwe obwe ttaaka, nebyobuwangwa byabwe. Uganda nze ndowooza ssi gwanga, nsi busi, nsalo. Buganda, eryo ggwanga ate nsi.
Kalibattanya
Expert Forum Member
Posts: 607
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Love Conquers All
 
Go to topPage: 123
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio

Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.

Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio