| |
This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.
Listen to Connect Uganda Radio
Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Show (1 viewing) (1) Guest
 | | |
|
TOPIC: Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Show
|
|
Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Show 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
Ba presenters baffe, Queenie ne Mike batutegezezza nti show ya new years' day, egenda kubeera marathon ya program omuli enyimba zonna eze ki Africa nga mwemuli ne ze ki Zaire ezasimibwa ba nna Uganda abangi. Batusabye tusabirewo ennyimba zetwagala kati. Kijja kubeera kiyitirivu. Tutandike okwogera ku ngeri gyetukyesungamu. Abatabeewo mwogere ku nsubwa gyemunakisubwa mu.
|
|
Meli
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1438
|
|
Ayiisa Kuba Mwagale
|
|
Join Connect Uganda on.......
|
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Show 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 6
|
|
Okukyesunga tukyesunga naye ndowoza cables kuluno baziwanike wagulu kuba Queenie bwanaba azina tuyinza okukoma ku kunjokye.Olaba yekyusa bwekyusa mu Studio nazitulila ebyuma nebisilika,olwo ate bwanaba anyenya kinaba kitya?I just dont wanna miss a thing.
|
|
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
|
|
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
|
|
|
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
Nze ndowooza list yenyiimba zaffe nawano tuziseewo kiyambe abasabye enyimba okujjukira nokusaba enyimba ezitafanagana kituwe nomukisa okujjukira ezo zetwelabira nze eyange list ngenda kuginoonya ngireete
|
|
omumbejja
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1834
|
|
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
|
|
|
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
Ate olinda ki? Nze mpozzi kyennandiyagadde okusaba, nga bwetugenda okuzannya eze ki Africa, tetuyinza kuteekamu neza ba African Americans? Anti naabo ba Africa ba mu Diaspora. Mpozzi mututeremu ne ku luswayiri wakiri, naye olu Zaire lube lutono, abasinga tetulutegera. Tubanga abali ku party ya instrumental music. Ffe abamu tucacanca bigambo. Sikwekugenda newejaga nga bakukkakkanyeko bakungoola.
|
|
Meli
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1438
|
|
Ayiisa Kuba Mwagale
|
|
|
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 6
|
|
Abemikwano mukulike entujjo yeggulo.Mike,Queenie ne Omulongo Kanyerezi twasimye nyoo byonna banaffe ,temujja nga okwo.Oba Robster abaayaye yabawonye atya?
|
|
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
|
|
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
|
|
|
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
naye ssenga okimanyi nagamba emisambwa ,emizimu byabuganda binkuuma kati ate obuzaki? ate nabadde nga munamawulire nga njogera maba Mukulu mike neo Mulongo kati nga tewali ansemberera.bwenagaseko okuba ne ka kokubisambi kyayitiridde!okimanyi omunafu alya gwasinze esega tegwa kumulamu!nabayaye balina olubu lwabantu bebatambala.ate mukulu tuutu naye yayongeddemu nyo amanyi nga mpa obukuumi ntukilize emirimu gya kampuni.banange mwebale kusaba
|
|
robster
Expert Forum Member
Posts: 400
|
|
|
|
|
 | | |
|
Press (Ctrl+D) to add the page!
You have to do this manually!
Please fill the form below
|  |
|
Listen to Connect Uganda Radio
|
|
Connect RSS feed
|
|