| |
This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.
Listen to Connect Uganda Radio
tweyanza bwongerwa kubyettaka mike. (1 viewing) (1) Guest
 | | |
|
TOPIC: tweyanza bwongerwa kubyettaka mike.
|
|
tweyanza bwongerwa kubyettaka mike. 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
buligyo tubadde ndowooza tulinamu akakunkuna naye ndowooza egulo tewali webaleese funfugu nga tebalikyusiza kati alina ebitali ebyo atulage tulabe.nebaza nyo mike olwomulimu gwotukolera nobudde bwomala nga otutegekera binno.banange mugamba mutya tekisanaaaaaaaaa
|
|
robster
Expert Forum Member
Posts: 400
|
|
|
|
Join Connect Uganda on.......
|
Re:tweyanza bwongerwa kubyettaka mike. 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
Oyo yenna eyabaddemu akakunkuna ndowooza yafunye kyeyabadde anoonya
. Mukyaala Nambooze yawadde abakyaala ebbanja okulaga obusobozi bwaabwe, bwaaba yasigala akyalwaana nga kyaali Nakawere neeyo yonna awabi gyebamusibira naye natagwaamu maanyi .Banange abakyaala luno olutalo naffe lutuzingiramu, esaawa ezo kuzinga engalo nokulinda abaami batulwanirire yakomadda, gwaate abaana baffe ani anabalaga ekituufu ngaffe tubyewala Mukyaala Nambooze nabakyaala bonna nga mu kyaala Bety Kamya na bazira baffe mwenna abakyaala e BUGANDA mutuweesa ekitiibwa temujjanga okwo tuli wamu nammwe.
Mwami Lukwaago wewamalidde okunyonyola akawonvu nakagga nasizaako bussa kigambo AMIINA oyo yenna atanyunyuse nsonga nga bwewazirambuludde ye yetaaga wambazzi nanyondo kubimukuba mu bwongo munda. Tubayozayoza olwomulimu gwemukola mubuzibu obungi butyo nga nokusibwa kwemutadde naye nemulemera kumazima.Mwenna abakakiiko Kabaka keyassaawo okubangula abantu ku byettaka tusiima omulimu gwammwe. Abazira baffe nge yali Katikkiro Muliika ne mwami Kyanjo temujjanga okwo. Bajjajja ffe balwaana okukuuma o Buganda naffe twongere omulimu mumaaso naffe engabo tujja kugirumya mannyo nga tulwanira eggwanga lyaffe Mukama Katonda lye yatukwaasa .
Mike bwennaggambye nti ndi kkubbira akakajjo e Bbira, ngenda kufirawo nkanoonye, webale omulimu omuyonjo gwewatukoredde okututusaako abantu baffe okutunyonyola nokutuyigiriza neebyo byetubadde tetumanyi Mukama akukwatireko mu byonna byotusaako engalo.
SSABASAJJA KABAKA AWANGAALE ERA ALAMULE OBUGANDA MU MIREMBE.
|
|
omumbejja
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1834
|
|
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
|
|
|
Re:tweyanza bwongerwa kubyettaka mike. 4 Years, 1 Month ago
|
Karma: 0
|
|
Sasobodde kubeerawo kubiwulira, naye amawulire gantuuseko. Bannange abaweereza bonna tubebazizza, nabagenyi baffe nabo tubebaza nnyo olwo mulimu gwebakola ate nolwokusomesa abantu era nokufissawo akadde naffe okututuusako emboozi eno.
|
|
|
|
Love Conquers All
|
|
|
 | | |
|
Press (Ctrl+D) to add the page!
You have to do this manually!
Please fill the form below
|  |
|
Listen to Connect Uganda Radio
|
|
Connect RSS feed
|
|