entanda 2019 cruise tickets

Entanda Diaspora 2018 winners

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ayambaza abazira mu bazira ab’omwaka 2018 mu Lubiri e Mengo ku mukolo ogumanyiddwa nga Enkuuka oguggalawo omwaka. Omuzira w’abato ye Mary Nantume Sengooba okuva e Sweden

Abawanguzi bonna bakwasibwa ebyapa by’ettaka okuva mu Jomayi Property Consultants.

Omuzira mu bakulu ye Hilda Nansubuga okuva mu Stockholm, Sweden.

Abazira ba 2018 bali wamu ne chairman w’entanda mu Diaspora Omukungu James M Mugga e Bulange, Mengo.