Omuzira mu bakulu ye Hilda Nansubuga okuva mu Stockholm, Sweden.

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ayambaza abazira mu bazira ab’omwaka 2018 mu Lubiri e Mengo ku mukolo ogumanyiddwa nga Enkuuka oguggalawo omwaka. Omuzira mu bakulu ye Hilda Nansubuga okuva mu Stockholm, Sweden.
Friday 6th March 2020 at 05:45 PM